Mu gombolola y’e Lubaga, meeya Zachy Mberaze alonze abakiise ku lukiiko olutegekera gombolola naye banna-NRM basigadde bakukkuluma nga bagamba nti kikyamu okulonda banna-NUP bokka.
Okusooka, waabaddewo okusikangana wakati w’abakuuma ddembe ne ba kansala sipiika w’olukiiko lwaba kkansala bwe yayimirizza olukiiko olubadde lugenda mu maso okumala eddakiika amakumi ana ng’agamba nti ba kansala beeyisa mu ngeri ekontana n’amateeka agafuga olukiiko
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda